Song: Namiiro
Artist: KabiKabi & Ben Kasozy
Prod., Mxd & Mstd: Joses Arrins EmanziÂ
Released: 22 Nov 2024
Stream Link: Namiiro
Mwana tu nze gwolabba
Ebyomukwano byantama
Ebyomukwana byanyiwa
Ela byava kwoyo
Namiiro
Namiiro yampangula
Oluvanyuma ate nampangulula
Namiiro yansensera
Kati laba Ate bwansesebula
Aaahhhhhhhhh
Chorus
Bwobanga nga wankyawa ngamba
Newankubadde njja kaaba
Bwobanga nga wanimba jjangu onimbulule
Bwobanga nga wankyawa ngamba
Newankubadde njja kaaba
Bwobanga nga wanimba jjangu onimbulule
Verse
Buli bwobula wo kabite
Obulamu busanyalala
Mbela mpubala
Omutima guntujja
Olubuto lwenyoola
Omutwe negumbomba
Buli bwenkukubila amasimu
Mukwano ogebalamu
Kilabika wankyawa
Bwobanga wankyawa
ngamba nze neyiye
Newankubadde njja kaaba
Aaahhhhhhhhh
Chorus
Bwobanga nga wankyawa ngamba
Ngamba nze
Newankubadde njja kaaba
Nedda nze nkwewunya
Bwobanga nga wanimba Jjangu Onimbulule
Maama nkabila mukwano nze ndagila mukwano
Bwobanga nga wankyawa ngamba
Ngamba Nze
Newankubadde njja kaaba
Nedda nze nkwewunya
Bwobanga nga wanimba Jjangu Onimbulule
Maama omuntu gwenaganza yambuzabuza ati
Ahaaaaaaaaa
Namiiro Namiiro
Eh eh Ah Ah
Ahaaaaaaaaa
Mwatu mbulira ekituffu
Namiiro
naye nkwagala mukwano
Namiiro
Nebwolikola otya baibe
Nombuzabuza
Nebwolikola otya baibe
Nze nkufila ko
Eeh Aah Oh Oh sweetie
Luliba lumu baibe
Nga nonzililamu
Eeh Aah Oh Oh maama
Luliba lumu baibe
Nga onziliddemu