Song: Bwelele

Artist: KabiKabi

Producer: Klin

Mixed & Mastered: Klin

Released: 02 April 2026

Stream Link: Bwelele

Lyrics of Bwelele by KabiKabi

Njagala Ndabe abamwebaza Mukama
Kuba engalo
Kampulire ku ngalo za mukama
Ngalo
Ngenda kuba Kuba kungalo za mukama
Kuba engalo

Kampulire ku ngalo za mukama
Kuba engalo
Eeeh eeeh
Nsaba Kuba Kuba Ku Ngalo zo Mukama

Nsoma ebyawandikibwa okuvunula nekubula
Okuva lwebyawandikibwa byetusoma sibyetusubula
Nekalamu ezawandika zalina okumanya kungi Vumbula
Mubulamu gyetwawandikwa eno twetuga bwetwegugumbula

Tuzze gyoli Gwe

Okola bilungi byelele
Wamanya Nga sinemanya nga nkyali bwelele eeh eeh
Nkwetaga gwe woli sitye
Namakubbo laba getema yegwe Ansitudde

Hallelujah
Thank you Gwe Eyantikula Omusalabba
Hallelujah
Wanyanula nga obudde bukyalaba
Hallelujah
Hallelujah
Thank you Gwe eyantikula omusalabba
Hallelujah
Wanyanula nga obudde bukyalaba

Lwemba Nsobezza
lungamya
Yegwe akola ebyalema ambika nga ekitunka
Lungamya
Yegwe atunyweza wano mu mbuyagga ezikunta
Kulembela
Nsoka mu maaso gyemba ndagga nga nsobeddwa
Lungamya
Gwe atambuzza Abalema

Gwe
Okola bilungi byelele
Wamanya Nga sinemanya nga nkyali bwelele eeh eeh
Nkwetaga gwe woli sitye
Namakubbo laba getema
Yegwe Ansitudde

Njagala ndabe abamwebaza mukama
Haleluyah
Thank you gwe etantikula omusalabba
Haleluyah
Wanyanula nga obudde bukya labba
Haleluyah
Thank you gwe eyantikula omusalabba
Hallelujah
Wanyanula nga obudde bukyalaba

Kuba Kungalo za mukama
Kampulire ku ngalo zo mukama
Njagala ndabe abamwebaza mukama
Leka tuwulire ku ngalo
Kuba kungalo zo mukama
La la la la la la la
Kuba kuba engalo
Kuba engalo kungalo za mukama

Scroll to Top